Imaamu Mahdi Nasser Mohammad Omu'Yemeni

08 - Jamad Akhir - 1444 AH
01 - 01 - 2023 AD
07:12 am
(Okusinziira ku ssaawa entongole eza [Mecca] mama wa tawuni zzonna)

_____________


Omwaka gw'okuffa, mazima ddala tewari buddukiro, kale obuddukiro buliwa?!


Mu'linnya lya Allah O'OMU, Omukwaasaganya (wa'bulikimu), Eyantonda naamala Na'nnonda nga Omufuzi wa Allah; ow'eggwanga ow'amawanga gonna Nasser (awagila) Mohammad essaala y'okusonyiyibwa kwa Allah n'emirembe gibeere ku ye mubujjuvu..

Abange ekibiina ky'abawagizi na'bbonna abakkiriza mu Allah omulezzi we'nsi zzonna, tewari katonda okujjako Allah, YE yekka, tewari bakiyambi bali na'YE, mulemere ku'kigambo ky'okutya[omutonzi] (piety); tewari katonda okujjako Allah, YE Yekka, tewari bakiyambi bali na'YE, era ffe tusiinza YE. (Tubaagaliza mmwe ekyo) buli mwaaka nti muli baluungi era ku'mazima kweemuri temuyuugayuuga. Kale mulemere ku'kigambo ky'okutya: tewari katonda okujjako Allah, YE Yekka, tewari bakiyambi bali na'YE, ekitiibwa kibeere ki'KYE Ayimusiddwa mummaanyi era owawaggulu asingayo waggulu w'ebyo bye'bamugata (na'YE).
Abange ekibiina ky'abasilaamu, aba'christaayo, aba'yudaaya n'abantu okutwaaliza'awamu, mujje eri ekigambo eky'obwenkanya wakati waffe nammwe nti tewari katonda okujjako Allah, YE Yekka, tewari bakiyambi bali na'YE, era ffe tetusiinza mulala okujjako YE nga twewaayo ddala (mu) nzikiriza eri YE yadde nga tebakyaagala okuva mu ba'yudaaya, aba'christaayo n'abasilaamu abo mu'bbo abaakyuuka okuva mu'nzikiriza (ya'Allah), na'bonna abatayagara essanyu lya Allah eddungi okuva mu ma'jinni n'abantu okutwaaliza'awamu. Mazima, ky'ekigambo kyenjogera n'okulagira kwa Allah eri abo abatayagara essanyu eddungi elya'Allah ku baweereza: leka bbo beesimire entaana zaabwe mazima bbo bali'ffa n'obusuungu bwa'abwe okutwaaliza'awamu ne Covid nga emiwendo-gyaba'ffa giri obukadde bitaano okuva ku'buli kawuumbi ku (bantu) abakulu abali mu'nsi zzonna, n'obutukuvu obwa'nnamaddala (obuli) ewala okuva ku bukyaamu, ddala ffe tuli ba'amazima, era Allah alungamya n'akyo okujjako ekyo okuva mu baweereza BE abo bwebaba bategedde amazima okuva ew'omulezzi w'abwe, nga amalala g'abwe tegabasitula (kubatwaala) eri ekibi era bbo nga tebeekuluntaza. Nkikakasa n'ekigambo Kya Allah owawaggulu asingayo mu surati Hud 10:118-123
{وَلَوْ شَاءَ رَبُّكَ لَجَعَلَ النَّاسَ أُمَّةً وَاحِدَةً ۖ وَلَا يَزَالُونَ مُخْتَلِفِينَ ‎﴿١١٨﴾‏ إِلَّا مَن رَّحِمَ رَبُّكَ ۚ وَلِذَٰلِكَ خَلَقَهُمْ ۗ وَتَمَّتْ كَلِمَةُ رَبِّكَ لَأَمْلَأَنَّ جَهَنَّمَ مِنَ الْجِنَّةِ وَالنَّاسِ أَجْمَعِينَ ‎﴿١١٩﴾‏ وَكُلًّا نَّقُصُّ عَلَيْكَ مِنْ أَنبَاءِ الرُّسُلِ مَا نُثَبِّتُ بِهِ فُؤَادَكَ ۚ وَجَاءَكَ فِي هَٰذِهِ الْحَقُّ وَمَوْعِظَةٌ وَذِكْرَىٰ لِلْمُؤْمِنِينَ ‎﴿١٢٠﴾‏ وَقُل لِّلَّذِينَ لَا يُؤْمِنُونَ اعْمَلُوا عَلَىٰ مَكَانَتِكُمْ إِنَّا عَامِلُونَ ‎﴿١٢١﴾‏ وَانتَظِرُوا إِنَّا مُنتَظِرُونَ ‎﴿١٢٢﴾‏ وَلِلَّهِ غَيْبُ السَّمَاوَاتِ وَالْأَرْضِ وَإِلَيْهِ يُرْجَعُ الْأَمْرُ كُلُّهُ فَاعْبُدْهُ وَتَوَكَّلْ عَلَيْهِ ۚ وَمَا رَبُّكَ بِغَافِلٍ عَمَّا تَعْمَلُونَ ‎﴿١٢٣﴾‏}
صدق الله العظيم [سورة هود].

Mazima tetwaagala kuddamu ekyo kyetwa'waandiika okuva ekiseera ekiwanvu gyebuvuddeko, mirundi emeka gye'mbakubirizza n'okubalabura ku kibonerezo ekikkakkari okuva ewa Allah, ate mwe nemutakkiririza mu Allah ayinza buli'kimu, agwaanira amatendo, era mwe nemugobelera abatakkiririza'mukatonda abo abeegaana Allah omulezzi we'nsi zzonna nga muyita ekibonerezo kya Allah ne ( ebibambulira mu butonde ebigwa'tebiraze~natural disasters), mubya'ddala bawoza nti bbo bajja kubeerawo wamu n'ekibonerezo kya Allah ekyo YE kyabasindikako okuva ku ttaka, empewo n'ennyanja ekiri olw'olutalo lw'okusembera kwa sengendo Saqar, eyo eri mukusemberela ensi y'abantu. Mungeri y'emu mwe muwoza nti mujja kubeerawo wamu ne Covid w'okufa, leka Allah abalwanise eyo yonna gyemudda. Muyinza mutya okubeerawo wamu n'okufa! Temuyina ndowooza? Teri n'omu kubantu ali'bakkiriza okujjako ente okuva mubaweereza ba Allah ba'kiggala era abatayogera abo abatayina ndowooza; kibasobozese bbo okubeera wamu namwe mukwenkanankana mu muliro gwegeyeena, mazima (ekyo) kikangabwa ekyokubeeramu n'ekifo eky'okuwummuliramu (ekibi). Eyo yokka gyemuyinza okubeerawo wamu n'omuliro ogwo nga omafuta gaagwo bee'bantu n'amayinja, n'amaanyi ga Allah.

Mazima, ffe tulangilira amawulire amabi eri begusiinga abeekuluntaza ku bulamu obw'okubeererawo wamu n'omuliro gwa se'ngendo Saqar nga bamaze okujiyingira, tebajja bbo kusaanyizibwaawo olwo bafe, yadde bbo okubeera mu bulamu obulungi; mubya'ddala bbo baleekaana mu'yyo ate nga tebajja bbo kusaanyizibwaawo olwo bafe. Era bbo bajja kuyoya okufa naye tebajja kusaanga. Eyo yokka, Allah gyatuukiliza eri bbo kino n'amaanyi ga Allah (okusinziira ku kigambo Kya Allah): emirundi amaliba gaabwe gyeganaayokebwa, tujja kugakyuusamu amaliba amalala (amapya), kibasobozese bbo okuloza ekibonerezo. Nkikakasa n'ekigambo Kya Allah owawaggulu asingayo: [Al-Zukhruf] 43:74-77
{إِنَّ الْمُجْرِمِينَ فِي عَذَابِ جَهَنَّمَ خَالِدُونَ ‎﴿٧٤﴾‏ لَا يُفَتَّرُ عَنْهُمْ وَهُمْ فِيهِ مُبْلِسُونَ ‎﴿٧٥﴾‏ وَمَا ظَلَمْنَاهُمْ وَلَٰكِن كَانُوا هُمُ الظَّالِمِينَ ‎﴿٧٦﴾‏ وَنَادَوْا يَا مَالِكُ لِيَقْضِ عَلَيْنَا رَبُّكَ ۖ قَالَ إِنَّكُم مَّاكِثُونَ ‎﴿٧٧﴾‏ لَقَدْ جِئْنَاكُم بِالْحَقِّ وَلَٰكِنَّ أَكْثَرَكُمْ لِلْحَقِّ كَارِهُونَ ‎﴿٧٨﴾‏}
صدق الله العظيم [سورة الزخرف].

Mubuli'ngeri, tewari ngeri era bbo tebaari'lungamizibwa eri ekkubo ely'amazima elya'Allah okujjako oyo akozesezza endowooza ye naafumintiliza kw'ebyo ebituukawo, awo ye na'ategeela n'obukakafu nti O'OYO eyasindika olutalo lw'ensi yonna olw'ekibambulira Kya Omicron y'omu YE Mwennyini asindika olutalo lw'ekibambulira ky'embeera y'obudde eri abawakanyi; OYO ye Allah, Omulezzi wange era Omulezzi wo, Omulezzi w'ensi zzonna, Omulezzi w'ebintu byonna era omufuzi nannyini waalwo. YE ya'agaba obwa'kabaka eri oyo YE gwayagadde era atwaala obwakabaka okuva eri oyo YE gwayagadde, era ayimusa oyo YE gwayagadde era nakakkanya oyo YE gwayagadde. Ekirungi Kiri mu mikono GYE, ekitiibwa kibe ki'KYE. Mazima, Omulezzi wange ayina amaanyi ku bintu byonna. Mwe temulisobola kubeerawo wamu ne covid w'okufa; mazima ye yakyuussizza olukwe lwe n'ekiragiro okuva ewa Allah waggulu waggulu waggulu w'enteebereza ye'kisayansi yammwe yonna mu lutalo lw'ekikolwa.

Abange ekibiina ky'ekitongole ky'ensi yonna eky'obulamu, nze mbalaba nga musaba okumanya obikwaata ku covid omupya okuva ku Xi Jinping Prezidenti wa China, naye oyo atayina kantu era takawaayo! Abasayansa b'ebyobujjanjabi abatakkiririza mu'katonda mu China baafuuka nga abatamanyi yadde akantu oluvannyuma lw'okumanya (okw'okusoma). Awo Allah nafuula okumanya kwaabwe nga zeero ku kkono nga eddako bwetwaabasuubiza kino okutwaaliza'awamu n'amazima. Oba mwe mwaagala okubuza abantu nga mukozesaayo vaccini empya olwo bbo baleme kukyuuka (kudda) eri Omulezzi waabwe.. ewala okuva(kw'ekyo), ewala ddala, (ndayira) n'Omulezzi w'ensi nama'ggulu, mazima kijja kubatuusaako obulabe ate nga mwe temulikituusaako bulabe yadde akatono.

Twamala dda nti ffe twaabalabula mwe ku'lukwe olwamaanyi olunyeevu okuva ewa Allah (Mateen), era gyebuvuddeko ffe twaalangilira okulabula okusembayo n'ekilagiro kya Allah eri Xi Jinping Prezidenti wa China na buli'yenna alinga ye okuva mu'nsi zzonna n'okulabula okusembayo mu'kiwandiiko-ekinnonnyola kye'twawandiika n'omutwe (guno) oguddilira: (obuwanguzi bw'ekibambulira Kya Corona bubindabinda waggulu mu bbanga, teri vaccini (zisobola) kubulwiisa, yadde obujjanjabi obugasa, yadde okweyawulira okulemesa olukwe olunyeevu olwa Allah (Mateen), kale mudduke okuva ku Allah okudda eri YE, nze ndi muwabuzi ow'olwaatu eri mwe okuva eri YE.), Ne'nnaku z'omwaaka September - 16th - 2022 AD.
https://nasser-alyamani.org/showthread.php?p=396908

Naye Xi Jinping n'abasirikare be bee'kuluntaza eri ekilagiro Kya Allah okugondera omufuzi wa Allah, Al-Mahdi Nasser Mohammad Omu'Yemeni, era Xi Jinping yagaana okuggula enyumba za Allah (ez'okusiinza) mu China, era neyelowoozaako ye kennyini (nti) ye'lyaanyi elitawangulwa; awo Allah na'awamba Xi Jin n'abasirikare be, awo Najjawo obulimba obumuliko n'obusirikale bwa Allah obunyinkuuli obusembayo mu kitabo. Obw'enzalirwana y'omusaayi obukoze olutalo lw'ensi yonna, yadde nga Katonda yabateekateekera olutalo lw'ensi yonna olw'obusirikale bwa Covid okumala emyaaka esatu nti mwe musobole okudda eri Allah, Omulezzi wange era Omulezzi wammwe. Mazima, mwe temwesigamila eri (Allah) Omulezzi w'ensi zzonna yadde okwegayilira Allah okujjawo ekibonerezo KYE kisobozese mwe okugobelera ekitabo KYE Qurani eyamaanyi, era mwe mugondere Allah awo mwe mwaligondedde ekilagiro ky'omufuzi wa Allah ku mwe nga okweetowaza eri Allah, Omulezzi wange era Omulezzi wammwe. Oba mwe mulowooza okulonda kwa Allah kuli'bubeezi bwiino kulupapula?! Ewala okuva, ewala ennyo, era nze ndayira ne (Allah) Omulezzi w'ensi nama'ggulu nti Allah ajja kufukamiza ensiingo zzonna ez'ensi zzonna - abawalabbu n'abatali bawalabbu - okugondera omufuzi wa Allah ng'eno mubugonvu obwekitalo bakakkanyiziddwa, singa Nasser Mohammad Omu'Yemeni ali nga mazima alondeddwa Allah nga Omufuzi WE ku'nsi yonna; mazima mujja kumanya nti Allah lubeelera atuuka ku kiluubilirwa KYE era aleetera okubaawo kw'okulonda KWE era alemela ku'kusalawo KWE, era nti mazima (zzonna) ensonga zidda eri Allah. YE ya'Amanyi enkwe z'amaaso n'ebifuba kye bikweeka, kale oyo'yenna atayagara Allah, ababaka BE n'omufuzi WE leka ye afiire mu'busuungu bwe. Mazima Allah awadde olukusa eri olutalo lwa Covid ow'okufa, tewari buddukiro, okuva China paka China paka ensi yonna, kale leka abo balabulibwe abo abatyooboola ekilagiro KYE.


.. Emirembe gibeera ku babaka, n'amatendo gabe ga Allaah, omulezzi we'nsi zzonna.
. Omufuzi wa Allah; Imaamu Mahdi Nasser Mohammad Omu'Yemeni
__________________

https://nasser-alyamani.org/showthread.php?p=403499